Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abaefeso 2:15 - Luganda Bible 2003

15 Yadibya etteeka ly'Abayudaaya ne byonna bye lyalagiranga, alyoke afuule Abayudaaya n'ab'amawanga amalala eggwanga limu eriggya, eryegattidde mu ye yennyini, bw'atyo n'aleeta emirembe.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

15 bwe yamala okuggyawo mu mubiri gwe obulabe, obwali ku bipande eby'ebiragiro n'amateeka; alyoke atonde omuntu omuggya mu kifo kyebyo byombi, okuleeta emirembe.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

15 Yadibya n’etteeka mu mateeka, alyoke yeetondemu omuntu omuggya ava mu babiri, ng’aleeta emirembe,

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

15 bwe yamala okuggyawo mu mubiri gwe obulabe, tawuleti ey'ebiragiro ebiri mu mateeka; alyoke atonde mu ye yennyini abo bombi okubeera omuntu omu omuggya, okuleeta emirembe;

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

15 Yaggyawo Etteeka n'ebiragiro byalyo n'empisa zaalyo alyoke atondewo mu ye omuntu omuggya awabadde ababiri, n'azzaawo bw'atyo eddembe,

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

15 Yadibya etteeka ly'Abayudaaya ne byonna bye lyalagiranga, alyoke afuule Abayudaaya n'ab'amawanga amalala eggwanga limu eriggya, eryegattidde mu ye yennyini, bw'atyo n'aleeta emirembe.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abaefeso 2:15

Volg ons:

Advertensies


Advertensies