Abaefeso 2:12 - Luganda Bible 200312 Olwo temwalina Kristo. Mwali Bannamawanga, nga temubalirwa mu ggwanga lya Yisirayeli. Era temwalina mugabo mu ndagaano ezirimu ebyo Katonda bye yasuubiza. Mwali mu nsi nga temulina ssuubi, era nga temulina Katonda. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI12 nga mu biro biri mwali nga muli wala ne Kristo, mwali nga mubooleddwa mu kika kya Isiraeri, era mwali bannamawanga eri endagaano ez'okusuubiza, nga temulina kusuubira, nga temulina Katonda mu nsi. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya12 nga mu biro biri temwamanya Kristo. Temwabalirwa mu ggwanga lya Isirayiri, era ng’Abaamawanga, temwalina mugabo mu ndagaano ya Katonda ey’ekisuubizo. Mwali wala ne Katonda, nga n’essuubi temulina. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya12 nga mu biro biri mwali nga muli wala ne Kristo, mwali nga mubooleddwa mu kika kya Isiraeri, era mwali bannaggwanga eri endagaano ez'okusuubiza, nga temulina kusuubira, nga temulina Katonda mu nsi. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU12 nti olwo mwali temulina Kristu, nga muli bweru wa kibiina kya Yisirayeli, nga muli bagwira eri endagaano z'ekisuubizo, nga temulina ssuubi mu mmwe, nga temulina Katonda mu nsi. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200312 Olwo temwalina Kristo. Mwali Bannamawanga, nga temubalirwa mu ggwanga lya Yisirayeli. Era temwalina mugabo mu ndagaano ezirimu ebyo Katonda bye yasuubiza. Mwali mu nsi nga temulina ssuubi, era nga temulina Katonda. Sien die hoofstuk |