Abaefeso 1:18 - Luganda Bible 200318 Nsaba, emyoyo gyammwe gyeyongere amagezi, mumanye ebyo Katonda bye yabasuubiza bwe mwayitibwa, era mumanye n'obugagga obungi, abantu be bwe bafuna. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI18 Emyoyo gyammwe bwe gibikkulibwa mulyoke mumanye essuubi ery'okuyita kwe bwe liri, n'obugagga obw'ekitiibwa eky'obusika bwe mu batukuvu bwe buli. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya18 Nnyongera okubasabira, amaaso g’emitima gyammwe gamulisibwenga, mulyoke mumanye essuubi ly’okuyitibwa kwammwe, n’obugagga obungi bwe mulina mu ye, mmwe awamu n’abantu ba Katonda bonna. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya18 nga mumulisibwanga amaaso ag'omutima gwammwe, mmwe okumanya essuubi ery'okuyita kwe bwe liri, obugagga obw'ekitiibwa eky'obusika bwe mu batukuvu bwe buli, Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU18 amulise amaaso g'omutima gwammwe, mutegeere essuubi lye yabayitira, n'obungi bw'ekitiibwa eky'obusika bwe bwe yawa abatuukirivu be, Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200318 Nsaba, emyoyo gyammwe gyeyongere amagezi, mumanye ebyo Katonda bye yabasuubiza bwe mwayitibwa, era mumanye n'obugagga obungi, abantu be bwe bafuna. Sien die hoofstuk |