Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abaefeso 1:14 - Luganda Bible 2003

14 Mwoyo Mutuukirivu oyo ye atukakasa nti Katonda bw'alimala okununula abantu be, tulifuna ebyo Katonda bye yatusuubiza, tutendereze ekitiibwa kye.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

14 Oyo gwe musingo gw'obusika bwaffe, okutuusa envuma ya Katonda lw'erinunulibwa, ekitiibwa kye kitenderezebwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

14 gwe musingo gw’obusika bwaffe, okutuusa bw’alinunula abantu be, ne Katonda n’agulumizibwa era n’atenderezebwa.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

14 gwe musingo gw'obusika bwaffe, okutuusa envuma ya Katonda lw'erinunulibwa, ekitiibwa kye kitenderezebwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

14 nga gwe musingo gw'obusika bwaffe, okutuusa nga tubufunye, ekitiibwa kye kifune ettendo.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

14 Mwoyo Mutuukirivu oyo ye atukakasa nti Katonda bw'alimala okununula abantu be, tulifuna ebyo Katonda bye yatusuubiza, tutendereze ekitiibwa kye.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abaefeso 1:14

Volg ons:

Advertensies


Advertensies