Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Tito 3:3 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

3 Kubanga naffe ffennyini twali basirusiru era abajeemu, nga tuwabye, era nga tufugibwa okwegomba kwaffe okubi, n’amasanyu aga buli ngeri, nga tuli ba ttima era ab’obuggya, nga tukyayibwa era nga tukyawagana.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

3 Kubanga era naffe edda twali basirusiru, abatawulira, abalimbibwa, nga tuli baddu ba buli kwegomba okubi, n'ebinyumu ebitali bimu, nga tuli ba ttima era ab'obuggya, nga tukyayibwa abantu era nga tukyawagana ffekka na ffekka.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

3 Kubanga era naffe edda twali basirusiru, abatawulira, abalimbibwa, nga tuweereza okwegomba n'ebinyumu ebitali bimu, nga tubeera mu ttima n'obuggya, abeekyayisa, era nga tukyawagana.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

3 Olumu naffe twali basiru, nga tetuwulira, nga tuwubisiddwa, nga tufuuse baddu ba bika ebitali bimu ebya maddu n'amasanyu; mu bulamu bwaffe nga tuli ba kitimatima na buggya; nga tukyayiddwa ate naffe nga tukyawaganye;

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

3 kubanga naffe ffennyini edda twali basirusiru era bajeemu, nga tuwabye, era nga tufugibwa okwegomba kwaffe okubi, n'amasanyu aga buli ngeri. Twali ba ttima era ab'obuggya, nga tukyayibwa, era nga tukyawagana.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

3 kubanga naffe ffennyini edda twali basirusiru era bajeemu, nga tuwabye, era nga tufugibwa okwegomba kwaffe okubi, n'amasanyu aga buli ngeri. Twali ba ttima era ab'obuggya, nga tukyayibwa, era nga tukyawagana.

Sien die hoofstuk Kopieer




Tito 3:3

Volg ons:

Advertensies


Advertensies