Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Luusi 4:9 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

9 Bowaazi n’alangirira eri abakadde n’abantu bonna nti, “Olwa leero, nguze ku Nawomi ebintu byonna ebya Erimereki, n’ebya Kiriyoni n’ebya Maloni, era mmwe muli bajulirwa.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

9 Bowaazi n'agamba abakadde n'abantu bonna nti, “Muli bajulirwa leero, nga nguze byonna ebyali ebya Erimereki, ne byonna ebyali ebya Kiriyoni n'ebya Maloni, mu mukono gwa Nawomi.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

9 Bowaazi n'agamba abakadde n'abantu bonna nti Muli bajulirwa leero, nga nguze byonna ebyali ebya Erimereki, ne byonna ebyali ebya Kiriyoni n'ebya Maloni, mu mukono gwa Nawomi.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

9 Bowazi n'alangirira eri abakadde n'abantu bonna nti: “Olwa leero mmwe mubaddewo ng'abajulirwa, byonna ebibadde ebya Elimeleki ne Kiliyoni ne Makuloni kati mbiguze ku Nawomi,

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

9 Bowaazi n'agamba abakulembeze, n'abalala bonna abaaliwo nti: “Muli bajulirwa olwaleero, nga nguze ku Nawomi byonna ebyali ebya Elimeleki ne batabani be, Kiliyooni ne Maaloni.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

9 Bowaazi n'agamba abakulembeze, n'abalala bonna abaaliwo nti: “Muli bajulirwa olwaleero, nga nguze ku Nawomi byonna ebyali ebya Elimeleki ne batabani be, Kiliyooni ne Maaloni.

Sien die hoofstuk Kopieer




Luusi 4:9

Volg ons:

Advertensies


Advertensies