Luusi 4:5 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 Awo Bowaazi n’amugamba nti, “Olunaku lw’oligula ekibanja ekyo ku Nawomi, ne Luusi Omumowaabu, nnamwandu naye olimutwala, erinnya lye yafa n’olikuuma n’ebintu bye n’obirabirira.” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 Bowaazi n'agamba nti, “Bw'onoogula ekibanja ku Nawomi, onooba oguliddemu ne Luusi, nnamwandu Omumowaabu, okuzaawo obusika bwa bba eyafa.” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 Awo Bowaazi n'ayogera nti Bw'oligula ennimiro mu mukono gwa Nawomi, kirikugwanira ne Luusi Omumowaabu, mukazi w'oyo eyafa, okukuguza, okuddizaawo obusika bwe erinnya ly'oyo eyafa. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU5 Bowazi kwe kumugamba nti: “Lw'ogula ettaka n'oliggya ku Nawomi ne Ruusi Omumowabu, ne nnamwandu w'omufu oteekwa okumutwalirako, osigazeewo erinnya ly'omufu n'obusika bwe.” Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20035 Bowaazi n'agamba nti: “Bw'onoogula ekibanja ku Nawomi, onooba oguliddemu ne Ruusi, nnamwandu Omumowaabu, ekibanja kiryoke kisigale mu mikono gy'ab'omu nnyumba y'omufu.” Sien die hoofstukLuganda Bible 20035 Bowaazi n'agamba nti: “Bw'onoogula ekibanja ku Nawomi, onooba oguliddemu ne Ruusi, nnamwandu Omumowaabu, ekibanja kiryoke kisigale mu mikono gy'ab'omu nnyumba y'omufu.” Sien die hoofstuk |