Luusi 3:3 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 Kale naaba osaabe obuwoowo, era oyambale engoye zo ezisinga obulungi. Oluvannyuma oserengete mu gguuliro; naye tomuganya kumanya nti wooli, okutuusa ng’amaze okulya n’okunywa. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 Kale naaba osaabe amafuta, oyambale ebyambalo byo, ogende mu gguuliro; naye teweraga gyali okutuusa lw'anaamala okulya n'okunywa. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 Kale naaba osaabe amafuta, oyambale ebyambalo byo, oserengete mu gguuliro: naye teweetegeeza eri omusajja oyo okutuusa lw'anaamala okulya n'okunywa. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU3 Awo nno, naaba, weekube obuwoowo, oyambale engoye zo ennungi, oserengete mu gguuliro; naye tomweraga okutuusa ng'amaze okulya n'okunywa. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20033 Kale naaba, weesiige ebyobuwoowo, oyambale ebyambalo byo ebisinga obulungi, olyoke oserengete ku gguuliro, naye tomumanyisa nti w'oli, okutuusa ng'amaze okulya n'okunywa. Sien die hoofstukLuganda Bible 20033 Kale naaba, weesiige ebyobuwoowo, oyambale ebyambalo byo ebisinga obulungi, olyoke oserengete ku gguuliro, naye tomumanyisa nti w'oli, okutuusa ng'amaze okulya n'okunywa. Sien die hoofstuk |