Luusi 3:2 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Ewa Bowaazi gy’obadde n’abaweereza be abawala, ye muganda waffe. Kale, ekiro kya leero ajja kuba ng’awewa sayiri mu gguuliro. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 Kaakano Bowaazi muganda waffe taliiwo gye wabeeranga n'abazaana be? Laba awewa sayiri ekiro kino mu gguuliro. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 Era kaakano Bowaazi muganda waffe taliiwo gye wabeeranga n'abazaana be? Laba, awewa sayiri ekiro kino mu gguuliro. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU2 Ne Bowazi nnyini bawala b'obadde nabo mu nnimiro, si wa luganda lwaffe? Ate laba ekiro kino yennyini ajja kubeera ng'awewa sayiri mu gguuliro lye. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20032 Kale kaakano, nga bw'omanyi, tulina oluganda olw'okumpi ne Bowaazi, nnannyini bawala abaweereza b'obadde okola nabo. Kati nno wulira: olweggulo lwa leero, ajja okuwewa bbaale mu gguuliro. Sien die hoofstukLuganda Bible 20032 Kale kaakano, nga bw'omanyi, tulina oluganda olw'okumpi ne Bowaazi, nnannyini bawala abaweereza b'obadde okola nabo. Kati nno wulira: olweggulo lwa leero, ajja okuwewa bbaale mu gguuliro. Sien die hoofstuk |