Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Luusi 3:16 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

16 Bwe yatuuka eri nnyazaala we, Nawomi n’amubuuza nti, “Byagenze bitya muwala wange?” N’amubuulira ebintu byonna Bowaazi bye yamukoledde,

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

16 Bwe yatuuka eka, nnyazaala we n'amubuuza nti, “Bigenze bitya, mwana wange?” Luusi n'amubuulira byonna, Bowaazi by'amukoledde.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

16 Awo bwe yatuuka eri nnyazaala we, n'ayogera nti Ggwe ani, mwana wange? N'amubuulira byonna omusajja by'amukoledde.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

16 Ruusi bwe yatuuka eri nnyazaala we, Nawomi n'amubuuza nti: “Muwala, bikugendedde bitya?” Ruusi n'amunyumiza byonna oli bye yali amukoledde,

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

16 Bwe yatuuka eka, nnyazaala we n'amubuuza nti: “Bigenze bitya, mwana wange?” Ruusi n'amubuulira byonna, Bowaazi by'amukoledde.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

16 Bwe yatuuka eka, nnyazaala we n'amubuuza nti: “Bigenze bitya, mwana wange?” Ruusi n'amubuulira byonna, Bowaazi by'amukoledde.

Sien die hoofstuk Kopieer




Luusi 3:16

Volg ons:

Advertensies


Advertensies