Luusi 2:23 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya23 Awo Luusi n’abeeranga kumpi n’abaweereza ba Bowaazi ng’alonda okutuusa amakungula ga sayiri n’eŋŋaano bwe gaggwa, n’abeeranga wamu ne nnyazaala we. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI23 Awo Luusi n'abeeranga kumpi n'abazaana ba Bowaazi okulondanga okutuusa bwe baamala amakungula ga sayiri n'amakungula g'eŋŋaano; n'eyeyongera okubeera ne nnyazaala we. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya23 Awo n'abeeranga kumpi n'abazaana ba Bowaazi okulondanga okutuusa bwe baamala amakungula ga sayiri n'amakungula g'eŋŋaano; n'atuula ne nnyazaala we. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU23 Bw'atyo Ruusi n'asigala ne bawala ba Bowazi okulonderera okutuusa eŋŋano ne sayiri byonna nga bimaze okukungulibwa; kyokka yabeeranga wa nnyazaala we. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200323 Awo Ruusi n'akolanga n'abo okulonda, okutuusa amakungula ga bbaale n'ag'eŋŋaano lwe gaggwa. Era n'ayongera okubeeranga ne nnyazaala we. Sien die hoofstukLuganda Bible 200323 Awo Ruusi n'akolanga n'abo okulonda, okutuusa amakungula ga bbaale n'ag'eŋŋaano lwe gaggwa. Era n'ayongera okubeeranga ne nnyazaala we. Sien die hoofstuk |