Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Luusi 2:22 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

22 Awo Nawomi n’agamba Luusi muka mwana we nti, “Kijja kuba kirungi nnyo muwala wange, okubeeranga kumpi nabaweereza be abakazi, kubanga singa onoogenda mu nnimiro y’omulala akabi kayinza okukutuukako.”

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

22 Awo Nawomi n'agamba Luusi muka mwana we nti, “Kirungi, mwana wange, obeerenge wamu n'abazaana be, balemenga okukusiŋŋaana mu nnimiro endala yonna.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

22 Awo Nawomi n'agamba Luusi muka mwana we nti Kirungi, mwana wange, oyitenga wamu n'abazaana be, so baleme okukusiŋŋaana mu nnimiro endala yonna.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

22 Nawomi n'agamba Ruusi mukaamwana we nti: “Muwala, ekyo kye kisinga obulungi gy'oli singa onoosigala kumpi ne bawala be, kubanga mu nnimiro y'omulala okyayinza okusobezebwa.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

22 Nawomi n'agamba Ruusi nti: “Kirungi mwana wange, okolerenga wamu n'abawala abakola mu nnimiro ya Bowaazi oyo, olemenga okutawaanyizibwa mu nnimiro y'omuntu omulala.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

22 Nawomi n'agamba Ruusi nti: “Kirungi mwana wange, okolerenga wamu n'abawala abakola mu nnimiro ya Bowaazi oyo, olemenga okutawaanyizibwa mu nnimiro y'omuntu omulala.”

Sien die hoofstuk Kopieer




Luusi 2:22

Volg ons:

Advertensies


Advertensies