Luusi 2:2 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Awo Luusi Omumowaabu n’agamba Nawomi nti, “Ka ŋŋende mu nnimiro okulonda ebirimba bya sayiri, ngoberere oyo anankwatirwa ekisa.” Nawomi n’amuddamu nti, “Genda, muwala wange.” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 Awo Luusi Omumowaabu n'agamba Nawomi nti, “Ka ŋŋende kaakano mu nnimiro, nnonde ku birimba bya sayiri nga ngoberera oyo anankwatirwa ekisa.” N'amugamba nti, “Genda, mwana wange.” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 Awo Luusi Omumowaabu n'agamba Nawomi nti Ka ŋŋende kaakano mu nnimiro, nnonde ku birimba bya sayiri nga ngoberera oyo anankwatirwa ekisa. N'amugamba nti Genda, mwana wange. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU2 Ruusi Omumowabu n'agamba nnyazaala we nti: “Nsaba kugenda mu nnimiro nnonderere ebirimba ebigenda bifikkira, mu buwufu bw'oyo gwe nnaasangako ekisa mu maaso ge.” Nawomi n'amwanukula nti: “Genda, muwala.” Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20032 Lwali lumu, Ruusi n'agamba Nawomi nti: “Ka ŋŋende kaakano mu nnimiro, nkuŋŋaanye ku birimba bya bbaale, abakunguzi bye balekamu, nga ngoberera oyo anankwatirwa ekisa.” Nawomi n'amugamba nti: “Genda mwana wange.” Sien die hoofstukLuganda Bible 20032 Lwali lumu, Ruusi n'agamba Nawomi nti: “Ka ŋŋende kaakano mu nnimiro, nkuŋŋaanye ku birimba bya bbaale, abakunguzi bye balekamu, nga ngoberera oyo anankwatirwa ekisa.” Nawomi n'amugamba nti: “Genda mwana wange.” Sien die hoofstuk |