Et 9:6 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya6 Osaana okitegeere ng’ensi eno ennungi Mukama Katonda gy’akuwa okugyefunira tagikuwa lwa kubanga oli mutuukirivu; kubanga oli muntu alina ensingo enkakanyavu. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI6 Kale mutegeere nga Mukama Katonda wammwe tabawa nsi eno nnungi kugitwala lwa butuukirivu bwammwe; kubanga muli ggwanga eririna emputtu.” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya6 Kale manya nga Mukama Katonda wo takuwa nsi eno nnungi okugirya lwa butuukirivu bwo; kubanga oli ggwanga eririna ensingo enkakanyavu. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU6 Kino kitegeere, nti Omukama Katonda wo okukuwa ensi eno ennungi ogitwale, tekivudde ku butuukirivu bwo, kubanga mmwe muli bantu ba nsingo nkakanyavu. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20036 Kale mumanye nti Mukama Katonda weewaawo abawa ensi eno ennungi mugyefuge, kyokka tagibawa lwa butuukirivu bwammwe, kubanga muli bantu ba mitima mikakanyavu. Sien die hoofstukLuganda Bible 20036 Kale mumanye nti Mukama Katonda weewaawo abawa ensi eno ennungi mugyefuge, kyokka tagibawa lwa butuukirivu bwammwe, kubanga muli bantu ba mitima mikakanyavu. Sien die hoofstuk |