Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 9:25 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

25 Bwe ntyo ne nambaala ku ttaka nga neevuunise mu maaso ga Mukama, okumala ennaku amakumi ana emisana n’ekiro; kubanga Mukama Katonda yali agambye nti ajja kubazikiriza.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

25 “Awo ne nvuunama mu maaso ga Mukama ennaku ana (40) emisana n'ekiro; kubanga Mukama yali ayogedde nga bw'agenda okubazikiriza.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

25 Awo ne nvuunamira mu maaso ga Mukama ennaku amakumi ana emisana n'ekiro ze nnavuunamirira; kubanga Mukama yali ayogedde ng'agenda okubazikiriza.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

25 “Neeyala wansi mu maaso g'Omukama ennaku amakumi ana n'ebiro amakumi ana; neeyala wansi bwe ntyo kubanga Omukama yali agambye okubazikiriza.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

25 “Awo ne nvuunama mu maaso ga Mukama okumala ennaku amakumi ana emisana n'ekiro, kubanga Mukama yali agambye nti agenda kubazikiriza.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

25 “Awo ne nvuunama mu maaso ga Mukama okumala ennaku amakumi ana emisana n'ekiro, kubanga Mukama yali agambye nti agenda kubazikiriza.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 9:25

Volg ons:

Advertensies


Advertensies