Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 9:19 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

19 Ne ntya nnyo olw’obusungu bwa Mukama Katonda n’ekiruyi kye, kubanga yali abasunguwalidde nnyo ng’ayinza n’okubazikiriza. Naye era Mukama n’ampuliriza ne ku mulundi ogwo.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

19 Kubanga nnatya obusungu n'ekiruyi kya Mukama bwe yali ng'amaliridde okubazikiriza. Naye Mukama n'ampulira ne ku mulundi ogwo.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

19 Kubanga natya obusungu n'ekiruyi, Mukama bwe yali abasunguwalidde okubazikiriza. Naye Mukama n'ampulira n'omulundi guli.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

19 Natya obusungu bw'Omukama n'obuswandi bwe, kubanga yali abanyiigidde n'okutuusa okubazikiriza. Ne ku mulundi ogwo Omukama yampulira.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

19 Natya olw'obusungu n'ekiruyi Mukama bye yali abasibidde, n'ayagala okubazikiriza. Kyokka Mukama n'ampuliriza ne ku mulundi ogwo.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

19 Natya olw'obusungu n'ekiruyi Mukama bye yali abasibidde, n'ayagala okubazikiriza. Kyokka Mukama n'ampuliriza ne ku mulundi ogwo.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 9:19

Volg ons:

Advertensies


Advertensies