Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 9:18 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

18 Ate ne nziramu okweyala wansi awali Mukama Katonda nga bwe nakola olubereberye ku Lusozi Sinaayi, Mukama bwe yali amaliridde okubazikiririza ddala yeefunire eggwanga eddala; ne sirya ku mmere wadde okunywa ku tuzzi okumala ennaku amakumi ana emisana n’ekiro, olw’ekibi kye mwali mukoze, bwe mwakola ebitasaana mu maaso ga Mukama Katonda ne mumusunguwaza.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

18 Ne nvuunama mu maaso ga Mukama, ng'olubereberye, okumala ennaku ana (40) emisana n'ekiro nga ssirya mmere era nga ssinywa mazzi olw'okwonoona kwammwe kwonna kwe mwayonoona, nga mukola ebibi mu maaso ga Mukama okumusunguwaza.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

18 Ne nvuunamira mu maaso ga Mukama, ng'olubereberye, ennaku amakumi ana emisana n'ekiro; saalyanga mmere so saanywanga mazzi; olw'okwonoona kwammwe kwonna kwe mwayonoona, nga mukola ekyali mu maaso ga Mukama ekibi okumusunguwaza.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

18 Ne nziramu ne neeyala mu maaso g'Omukama ennaku amakumi ana n'ebiro amakumi ana, nga sirya mmere wadde okunywa amazzi, olw'okubeera ebibi byamwe byonna; mwayonoona mu maaso g'Omukama, ne mumunyiiza.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

18 Ne nvuunama mu maaso ga Mukama, nga bwe nakola mu kusooka. Ne mmala ennaku amakumi ana, emisana n'ekiro nga sirya mmere wadde okunywa amazzi, kubanga mwali mukoze ekibi ne munyiiza Mukama.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

18 Ne nvuunama mu maaso ga Mukama, nga bwe nakola mu kusooka. Ne mmala ennaku amakumi ana, emisana n'ekiro nga sirya mmere wadde okunywa amazzi, kubanga mwali mukoze ekibi ne munyiiza Mukama.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 9:18

Volg ons:

Advertensies


Advertensies