Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 9:15 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

15 Bwe ntyo ne nkyuka ne nva ku lusozi ne nserengeta, ne ndeka ng’olusozi lwaka omuliro. Ebipande byombi eby’amateeka eby’endagaano nabirina mu mikono gyange gyombi.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

15 Awo ne nkyuka ne nva ku lusozi, nga lukyayaka omuliro, era n'ebipande eby'endagaano byombi nga biri mu mikono gyange gyombi.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

15 Awo ne nkyuka ne nva ku lusozi, era olusozi nga lwaka omuliro: n'ebipande eby'endagaano byombi nga biri mu mikono gyange gyombi.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

15 “Ne nzikirira ne nva ku lusozi olwali lubuubuuka omuliro; nali nkutte mu mikono gyange empande ebbiri ez'Endagaano.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

15 “Awo ne nkyuka ne nserengeta okuva ku lusozi nga nkutte mu mikono gyange gyombi ebipande ebibiri eby'amayinja okwawandiikibwa endagaano. Olusozi lwali lwaka omuliro.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

15 “Awo ne nkyuka ne nserengeta okuva ku lusozi nga nkutte mu mikono gyange gyombi ebipande ebibiri eby'amayinja okwawandiikibwa endagaano. Olusozi lwali lwaka omuliro.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 9:15

Volg ons:

Advertensies


Advertensies