Et 9:14 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya14 Leka mbazikirize, erinnya ly’eggwanga lyabwe ndisangulewo wansi w’eggulu. Ndikuggyamu eggwanga eddene era ery’amaanyi okusinga eggwanga lyabwe.” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI14 ndeka mbazikirize, nsangule erinnya lyabwe okuva ku nsi; naye ggwe ndikufuula eggwanga eribasinga amaanyi n'obukulu.’ Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya14 ndeka mbazikirize, nsangule erinnya lyabwe wansi w'eggulu: era ndifuula ggwe eggwanga eribasinga amaanyi n'obukulu. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU14 Ndeka mbawemmente, erinnya lyabwe ndisangule wansi w'eggulu, mu ggwe mwe nnaakola eggwanga eribakira amaanyi n'obunene.’ Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200314 Ndeka mbazikirize, beerabirirwe ddala ku nsi. Ndisibusa mu ggwe eggwanga eddene era ery'amaanyi okusinga bo.’ Sien die hoofstukLuganda Bible 200314 Ndeka mbazikirize, beerabirirwe ddala ku nsi. Ndisibusa mu ggwe eggwanga eddene era ery'amaanyi okusinga bo.’ Sien die hoofstuk |