Et 9:10 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya10 Mukama Katonda n’ampa ebipande bibiri eby’amayinja nga biwandiikiddwako n’engalo ya Katonda. Ku byo kwali kuwandiikiddwako amateeka Mukama ge yali abalangiridde ng’ali ku lusozi wakati mu muliro ku lunaku olwo nga mwenna mukuŋŋaanye. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI10 Mukama n'ampa ebipande bibiri eby'amayinja ye yennyini byeyawandiikako n'engalo ye; bye bigambo byonna bye yayogera nammwe ku lusozi ng'asinziira wakati mu muliro, ku lunaku lwe mwakuŋŋaanirako. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya10 Mukama n'ampa ebipande bibiri eby'amayinja ebyawandiikibwako n'engalo ya Katonda; era ku byo kwawandiikibwa ng'ebigambo byonna bwe biri, Mukama bye yayogera nammwe ku lusozi ng'ayima wakati mu muliro ku lunaku olw'okukuŋŋaanirako. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU10 Omukama n'ampa empande bbiri ez'amayinja eziwandiikiddwa n'engalo ya Katonda. Ku zo kwaliko ebigambo byonna bye yayogera nammwe ku lusozi ng'ayima mu muliro wakati, ekibiina kyonna lwe kyakuŋŋaana. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200310 Mukama n'ampa ebipande bibiri eby'amayinja, ye yennyini bye yawandiikako n'omukono gwe, ebigambo byonna bye yayogera nammwe ng'asinziira mu muliro wakati, ku lunaku lwe mwakuŋŋaanirako eyo ku lusozi. Sien die hoofstukLuganda Bible 200310 Mukama n'ampa ebipande bibiri eby'amayinja, ye yennyini bye yawandiikako n'omukono gwe, ebigambo byonna bye yayogera nammwe ng'asinziira mu muliro wakati, ku lunaku lwe mwakuŋŋaanirako eyo ku lusozi. Sien die hoofstuk |