Et 8:3 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 Era yakukkakkanya n’akulumya enjala, n’akuliisa emmaanu, gye wali tolabangako wadde bakadde bo okugiwulirako, alyoke akuyigirize nti omuntu taba mulamu na mmere yokka, wabula na buli kigambo ekiva mu kamwa ka Mukama Katonda. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 N'abatoowaza n'abalumya enjala, n'abaliisa emmaanu gye mwali temumanyi wadde bajjajjammwe, alyoke abayigirize nti omuntu taba mulamu na mmere yokka, wabula n'olwa buli kigambo ekiva mu kamwa ka Mukama. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 N'akutoowaza n'akulumya enjala, n'akuliisa emmaanu, gye wali tomanyi, so ne bajjajja bo tebagimanyanga; akutegeeze ng'omuntu taba mulamu na mmere yokka, naye olwa buli ekiva mu kamwa ka Mukama omuntu kyava aba omulamu. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU3 Yakutoowaza n'akulumya enjala, ate n'akuliisa ne manu, ggwe ne bajjajjaabo gye mwali mutamanyi, alyoke akuyigirize nti omuntu taba mulamu lwa mugaati gwokka, naye n'olw'ekigambo kyonna ekifuluma mu kamwa k'Omukama. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20033 Yabatoowaza n'abaleka okulumwa enjala, ate n'abagabula mannu, mmwe ne bajjajjammwe gye mwali mutamanyi, abayigirize nti omuntu taba mulamu na mmere yokka, wabula aba mulamu na buli kigambo Mukama ky'ayogera. Mat 4:4; Luk 4:4; Yow 6:31,49,58; Beb 9:4; Kub 2:17 Sien die hoofstukLuganda Bible 20033 Yabatoowaza n'abaleka okulumwa enjala, ate n'abagabula mannu, mmwe ne bajjajjammwe gye mwali mutamanyi, abayigirize nti omuntu taba mulamu na mmere yokka, wabula aba mulamu na buli kigambo Mukama ky'ayogera. Mat 4:4; Luk 4:4; Yow 6:31,49,58; Beb 9:4; Kub 2:17 Sien die hoofstuk |