Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 8:20 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

20 Nga bwe mulaba amawanga Mukama g’azikiriza mu maaso gammwe, nammwe bwe mulizikirira bwe mutyo, bwe mutaligonderanga ddoboozi lya Mukama Katonda wammwe.”

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

20 Bwe muligaana okuwulira eddoboozi lya Mukama Katonda wammwe, nammwe mulizikirira bwe mutyo ng'amawanga Mukama g'alizikiriza mu maaso gammwe.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

20 Ng'amawanga Mukama g'azikiriza mu maaso gammwe, bwe munaazikiriranga bwe mutyo; kubanga temwakkiriza kuwulira ddoboozi lya Mukama Katonda wammwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

20 “Bwe muligaana okuwulira eddoboozi ly'Omukama Katonda wammwe, nammwe mugenda kuzikirira ng'amawanga Omukama ge yazikiriza mu maaso gammwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

20 Bwe muligaana okuwulira Mukama Katonda wammwe, mulizikirira ng'ab'amawanga ago Mukama g'agenda okuzikiriza, mmwe nga mutuuka.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

20 Bwe muligaana okuwulira Mukama Katonda wammwe, mulizikirira ng'ab'amawanga ago Mukama g'agenda okuzikiriza, mmwe nga mutuuka.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 8:20

Volg ons:

Advertensies


Advertensies