Et 8:19 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya19 “Bwe kanaakutandanga ne weerabiranga Mukama Katonda wo, n’ogobereranga bakatonda abalala, n’obasinzanga n’obavuunamiranga, mbategeeza mmwe leero nti ddala ddala mugenda kuzikirira. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI19 Awo olunaatuukanga, bwe muneerabiranga Mukama Katonda wammwe ne mugoberera bakatonda abalala ne mubaweereza, ne mubasinza, mbategeeza leero nga temulirema kuzikirira. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya19 Awo olunaatuukanga, bw'oneerabiranga Mukama Katonda wo n'ogoberera bakatonda abalala n'obaweereza n'obasinza, mbategeeza leero nga temuulemenga kuzikirira. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU19 Naye bw'olyerabira Omukama Katonda wo, n'ogoberera balubaale abagwira, n'obasinza, n'obavunnamira, nkukakasiza ddala olwa leero nti mulizikiririra ddala. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200319 Bwe mulyerabira Mukama Katonda wammwe ne mugoberera balubaale, ne mubaweereza era ne mubasinza, mbakakasa olwaleero nti temulirema kuzikirira. Sien die hoofstukLuganda Bible 200319 Bwe mulyerabira Mukama Katonda wammwe ne mugoberera balubaale, ne mubaweereza era ne mubasinza, mbakakasa olwaleero nti temulirema kuzikirira. Sien die hoofstuk |