Et 8:1 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya1 Mugonderanga amateeka gonna ge nkulagira leero, mulyoke mubeerenga balamu era mwale, muyingire ensi Mukama Katonda gye yalayirira bajjajjammwe okugibawa mmwe ng’obutaka bwammwe. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI1 “Ebiragiro byonna bye mbalagira leero munaabikwatanga ne mubikola, mulyoke mubeerenga abalamu, mwalenga, muyingire mutuule mu nsi Mukama gye yalayirira bajjajjammwe. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya1 Ekiragiro kyonna kye nkulagira leero munaakikwatanga okukikola, mulyoke mubenga abalamu, mwalenga, muyingire mulye ensi Mukama gye yalayirira bajjajja bammwe. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU1 “Wekkaanye, buli kiragiro kye nkulagira olwa leero okituusanga mulyoke mubeere balamu, mweyongere obungi era muyingire ensi mugitwale, ensi Omukama gye yalayirira bajjajjammwe. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20031 “Ebiragiro byonna bye mbawa olwaleero musseeyo omwoyo okubituukirizanga, mulyoke mubenga abalamu, mweyongere okwala, mwefuge ensi Mukama gye yeerayirira okuwa bajjajjammwe. Sien die hoofstukLuganda Bible 20031 “Ebiragiro byonna bye mbawa olwaleero musseeyo omwoyo okubituukirizanga, mulyoke mubenga abalamu, mweyongere okwala, mwefuge ensi Mukama gye yeerayirira okuwa bajjajjammwe. Sien die hoofstuk |