Et 6:22 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya22 Mukama Katonda n’alaga obubonero obw’ekitalo, n’akola ebyamagero ebinene era ebitatendeka ku Misiri ne ku Falaawo n’ab’omu maka ge bonna, nga naffe tulaba. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI22 era Mukama n'akola obubonero n'eby'amagero, ebinene era ebizibu, ku Misiri, ku Falaawo, ne ku nnyumba ye yonna, nga tulaba. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya22 era Mukama n'alaga obubonero n'eby'amagero, ebinene era ebizibu, ku Misiri, ku Falaawo, ne ku nnyumba ye yonna, mu maaso gaffe: Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU22 N'akola obubonero obwewuunyisa n'ebikuuno, ebinene ate eby'entiisa mu Misiri ng'abikola ku Faraawo n'ennyumba ye yonna mu maaso gaffe. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200322 Twerabirako n'amaaso gaffe ebyewuunyo n'ebyamagero eby'amaanyi era eby'entiisa Mukama bye yakola ku Misiri ne ku kabaka waayo, ne ku b'ennyumba ya kabaka oyo bonna. Sien die hoofstukLuganda Bible 200322 Twerabirako n'amaaso gaffe ebyewuunyo n'ebyamagero eby'amaanyi era eby'entiisa Mukama bye yakola ku Misiri ne ku kabaka waayo, ne ku b'ennyumba ya kabaka oyo bonna. Sien die hoofstuk |