Et 5:32 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya32 “Noolwekyo mwegenderezenga nnyo, mukolenga nga Mukama Katonda wammwe bw’abalagidde; mulemenga okukyama okulaga ku mukono ogwa ddyo oba ogwa kkono. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI32 Kale mwegenderezenga okukolanga nga Mukama Katonda wammwe bwe yabalagira, temukyamiranga ku mukono ogwa ddyo newakubadde ku gwa kkono. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya32 Kale munaakwatanga okukola nga Mukama Katonda wammwe bwe yabalagira: temukyamiranga ku mukono ogwa ddyo newakubadde ku gwa kkono. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU32 “Awo nno mukwatenga Omukama Katonda wammwe bye yabalagira, mubituusenga, temuwunjukanga kudda ku ddyo oba ku kkono. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200332 “Kale mwegenderezenga okukola nga Mukama Katonda wammwe bwe yabalagira, awatali kuwunjawunja kudda ku mukono ogwa ddyo wadde ku gwa kkono. Sien die hoofstukLuganda Bible 200332 “Kale mwegenderezenga okukola nga Mukama Katonda wammwe bwe yabalagira, awatali kuwunjawunja kudda ku mukono ogwa ddyo wadde ku gwa kkono. Sien die hoofstuk |