Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 5:29 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

29 Singa nno bulijjo emitima gyabwe gibeera bwe gityo; ne bantya, era ne bagonderanga amateeka gange gonna, ne balyoka balaba ebirungi awamu n’abaana baabwe emirembe gyonna!

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

29 Kale singa bulijjo baba n'omutima ng'ogwo, bandintidde ne beekuumanga ebiragiro byange byonna, bo n'ezadde lyabwe; bandibadde bulungi ennaku zonna!

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

29 Singa mulimu omutima mu bo ogufaanana bwe guti n'okutya bandintidde ne beekuumanga ebiragiro byange byonna ennaku zonna, balyoke balabe ebirungi n'abaana baabwe emirembe gyonna!

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

29 Singa nno bafuna omutima oguntya ne bakwatanga ebiragiro byange byonna bulijjo, balyoke babeere bulungi, bo n'abaana baabwe emirembe gyonna!

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

29 Kale singa bulijjo baba n'omutima ng'ogwo, ne bakuumanga ebiragiro byange byonna, bo n'ezzadde lyabwe bandibaddenga bulungi ennaku zonna!

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

29 Kale singa bulijjo baba n'omutima ng'ogwo, ne bakuumanga ebiragiro byange byonna, bo n'ezzadde lyabwe bandibaddenga bulungi ennaku zonna!

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 5:29

Volg ons:

Advertensies


Advertensies