Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 5:28 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

28 Mukama yawulira ebigambo byammwe, bwe mwayogera nange, Mukama Katonda n’aŋŋamba nti, “Ebigambo abantu abo bye bakugambye mbiwulidde. Byonna bye boogedde bibadde birungi.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

28 Mukama n'awulira ebigambo bye mwayogera nange, n'aŋŋamba nti, ‘Mpulidde ebigambo abantu bano bye bakugambye. Byonna bye boogedde birungi.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

28 Mukama n'awulira eddoboozi ly'ebigambo byammwe bwe mwayogera nange; Mukama n'aŋŋamba nti Mpulidde eddoboozi ly'ebigambo by'abantu bano, bye bakubuulidde: boogedde bulungi byonna bye bagambye.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

28 “Omukama yawulira bye mwali muŋŋamba, n'agamba nti: ‘Mpulidde abantu bano kye bakugamba; mu byonna bayogedde bulungi.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

28 “Mukama n'awulira ebigambo bye mwayogera nange, n'aŋŋamba nti: ‘Mpulidde ebigambo abantu bano bye bakugambye. Byonna bye boogedde birungi.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

28 “Mukama n'awulira ebigambo bye mwayogera nange, n'aŋŋamba nti: ‘Mpulidde ebigambo abantu bano bye bakugambye. Byonna bye boogedde birungi.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 5:28

Volg ons:

Advertensies


Advertensies