Et 5:25 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya25 Kale, kaakano tufiira ki? Kubanga omuliro guno omungi bwe guti gujja kutusaanyaawo, tufe tuggweewo, singa twongera okuwulira eddoboozi lya Mukama Katonda waffe. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI25 Kale kaakano tufiira ki? Kubanga omuliro guno omungi gunaatuzikiriza; bwe tunaddamu nate okuwulira eddoboozi lya Mukama Katonda waffe tujja kufa. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya25 Kale kaakano twandifiiridde ki? kubanga omuliro guno omungi gunaatuzikiriza: bwe tunaawulira nate eddoboozi lya Mukama Katonda waffe, tunaafa. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU25 Naye kati tufiira ki? Omuliro guno omungi gujja kutumalawo tufe bwe tunaayongera okuwulira eddoboozi ly'Omukama Katonda waffe. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200325 Naye kaakano tufiira ki? Omuliro guno omungi gujja kutusaanyaawo! Bwe tunaddamu okuwulira eddoboozi lya Mukama Katonda waffe, tujja kufa. Sien die hoofstukLuganda Bible 200325 Naye kaakano tufiira ki? Omuliro guno omungi gujja kutusaanyaawo! Bwe tunaddamu okuwulira eddoboozi lya Mukama Katonda waffe, tujja kufa. Sien die hoofstuk |