Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 5:24 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

24 Ne mugamba nti, “Laba, Mukama Katonda waffe atulaze ekitiibwa kye n’obukulu bwe, era n’eddoboozi lye ne tuliwulira nga lifuluma wakati mu muliro.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

24 ne mwogera nti, ‘Laba, Mukama Katonda waffe atulaze ekitiibwa kye n'obukulu bwe, era tuwulidde eddoboozi lye nga liva mu muliro wakati. Leero tulabye nga kisoboka Katonda okwogera n'omuntu n'asigala nga mulamu.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

24 ne mwogera nti Laba, Mukama Katonda waffe atulaze ekitiibwa kye n'obukulu bwe, era tuwulidde eddoboozi lye nga liva mu muliro wakati: tulabye leero nga Katonda ayogera n'omuntu n'aba mulamu.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

24 ne mugamba nti: ‘Omukama Katonda waffe atulaze obukulu bwe n'ekitiibwa kye, n'eddoboozi lye tuliwulidde mu makkati g'omuliro. Tukakasizza olwa leero nti Katonda asobola okwogera n'omuntu, omuntu n'alama.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

24 ne mugamba nti: ‘Mukama Katonda waffe atulaze ekitiibwa kye n'obukulu bwe. Tuwulidde eddoboozi lye eriva mu muliro wakati. Olwaleero tulabye nga Katonda ayogera n'omuntu, omuntu n'asigala nga mulamu.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

24 ne mugamba nti: ‘Mukama Katonda waffe atulaze ekitiibwa kye n'obukulu bwe. Tuwulidde eddoboozi lye eriva mu muliro wakati. Olwaleero tulabye nga Katonda ayogera n'omuntu, omuntu n'asigala nga mulamu.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 5:24

Volg ons:

Advertensies


Advertensies