Et 4:9 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya9 “Ekikulu, weekuume nnyo nga weerabirira mu ngeri gye weeyisaamu, olemenga kwerabira ebyo byonna amaaso go bye gazze galaba oleme okubiganya okuva mu mutima gwo ennaku zonna ez’obulamu bwo. Biyigirizenga abaana bo, nabo babiyigirizenga abaana baabwe. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI9 “Kyokka weegendereze, weekuume emmeeme yo, nyiikira oleme okwerabira ebyo byonna amaaso go bye gaalaba, bireme okuva mu mutima gwo ennaku zonna ez'obulamu bwo; era bitegeezenga abaana bo ne bazzukulu bo; Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya9 Kyokka weegendereze weekuume emmeeme yo ng'onyiikira, oleme okwerabira ebigambo amaaso go bye gaalaba, bireme okuva mu mutima gwo ennaku zonna ez'obulamu bwo; naye mubitegeezenga abaana bo n'abaana b'abaana bo; Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU9 “Weekuume wennyini era wegendereze nnyo oleme kwerabira bintu amaaso go bye galabye, oba n'obireka ne bikuva mu mutima gwo ennaku zonna ez'obulamu bwo. Obiyigirizanga abaana bo ne bazzukulu bo. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20039 Wabula mwegendereze era mwekuume, muleme kwerabira mu bulamu bwammwe bwonna ebyo mmwe mwennyini bye mwalaba. Mutegeeze abaana bammwe ne bazzukulu bammwe Sien die hoofstukLuganda Bible 20039 Wabula mwegendereze era mwekuume, muleme kwerabira mu bulamu bwammwe bwonna ebyo mmwe mwennyini bye mwalaba. Mutegeeze abaana bammwe ne bazzukulu bammwe Sien die hoofstuk |