Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 4:6 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

6 Mugagobererenga n’obwegendereza, kubanga ekyo kiriraga ensi endala obugezi bwammwe n’obutegeevu bwammwe. Ensi ezo bwe ziriwulira ku mateeka gano gonna zirigamba nti, “Ddala abantu b’eggwanga lino ekkulu bategeevu era ba magezi.”

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

6 Kale mubyekuumenga, mubikolenga; kubanga ago ge magezi gammwe n'okutegeera kwammwe eri amawanga aganaawuliranga amateeka ago gonna ne googera nti, ‘Mazima eggwanga lino kkulu, be bantu ab'amagezi era abategeera.’

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

6 Kale mubyekuumenga mubikolenga; kubanga ago ge magezi gammwe n'okutegeera kwammwe mu maaso g'amawanga aganaawuliranga amateeka ago gonna ne googera nti Mazima eggwanga lino ekkulu be bantu ab'amagezi era abategeera.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

6 Mubikwatanga butiribiri era mubituusanga. Olwo lwe muliraga mu maaso g'amawanga amagezi gammwe n'okutegeera kwammwe. Bwe baliwulira amateeka ago gonna, balyewuunya nti: ‘Mulabe eggwanga ettutumufu lino, eggezi era eggwanga eritegeera!’

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

6 Mubikuumenga era mubituukirizenga, kubanga ekyo kye kinaalaganga abantu ab'amawanga amalala, bwe mulina amagezi n'okutegeera. Bwe banaawuliranga amateeka ago gonna, banaagambanga nti: ‘Ddala eggwanga lino ekkulu, lya bantu abagezi era abategeevu.’

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

6 Mubikuumenga era mubituukirizenga, kubanga ekyo kye kinaalaganga abantu ab'amawanga amalala, bwe mulina amagezi n'okutegeera. Bwe banaawuliranga amateeka ago gonna, banaagambanga nti: ‘Ddala eggwanga lino ekkulu, lya bantu abagezi era abategeevu.’

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 4:6

Volg ons:

Advertensies


Advertensies