Et 4:42 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya42 nga mu bibuga ebyo, omuntu yenna anaabanga asse muntu munne nga tagenderedde, mw’anaddukiranga, kubanga munne anaabanga amusse mu butanwa nga tamuliiko kiruyi kubanga tabangako mulabe we; anaddukiranga mu kimu ku bibuga ebyo yeewonye naye okuttibwa. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI42 omuntu anattanga munne mu butanwa, addukirenga mu kimu ku bibuga ebyo, awone okuttibwa. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya42 omussi addukirenga omwo, anattanga munne ng'ataniddwa, so nga tamukyawanga; addukirenga mu kimu ku bibuga ebyo abeerenga omulamu; Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU42 abeeranga asse munne gy'anaddukiranga, singa abeera amusse mu butanwa nga tebwali bukyayi mu kusooka. Alisobolanga okuddukira mu bibuga ebyo n'awonya obulamu bwe. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200342 omuntu mw'ayinza okuddukira n'awona, bw'aba ng'asse munne mu butanwa, ng'abadde tamulinaako bulabe; nga bw'addukira mu kimu ku bibuga ebyo, awonya obulamu bwe. Sien die hoofstukLuganda Bible 200342 omuntu mw'ayinza okuddukira n'awona, bw'aba ng'asse munne mu butanwa, ng'abadde tamulinaako bulabe; nga bw'addukira mu kimu ku bibuga ebyo, awonya obulamu bwe. Sien die hoofstuk |