Et 4:38 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya38 Yakuwangulira amawanga amakulu era agakusinga ggwe amaanyi, alyoke akuyingize mu nsi yaabwe, era agikuwe ggwe okubeeranga obusika bwo nga bwe kiri leero. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI38 N'agoba mu maaso go amawanga agaakusinga obukulu n'amaanyi, n'akuyingiza ggwe, n'akuwa ensi yaabwe okuba obutaka bwo nga bwe kiri leero. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya38 okugoba mu maaso go amawanga agaakusinga obukulu n'amaanyi, okukuyingiza ggwe, okukuwa ensi yaabwe okuba obutaka, nga leero. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU38 alyoke agobewo amawanga amanene agakusinga amaanyi, akuyingize mu nsi yaabwe, agikuwe ng'obusika bwo, nga bwe kiri kaakati. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200338 Era bwe mwali nga munaatera okutuuka, ab'amawanga agasinga eryammwe obukulu n'amaanyi, yabagoba mu nsi yaabwe, ayingizeemu mmwe, era agibawe okuba obutaka bwammwe, nga bw'eri kaakano. Sien die hoofstukLuganda Bible 200338 Era bwe mwali nga munaatera okutuuka, ab'amawanga agasinga eryammwe obukulu n'amaanyi, yabagoba mu nsi yaabwe, ayingizeemu mmwe, era agibawe okuba obutaka bwammwe, nga bw'eri kaakano. Sien die hoofstuk |