Et 4:37 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya37 Olw’okubanga yayagala nnyo bajjajjaabo naawe muzzukulu waabwe eyabaddirira, yakuggya mu nsi y’e Misiri ng’akozesa obuyinza bwe obungi. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI37 Olw'okwagala bajjajjammwe, ye yennyini yabalondamu mmwe bazzukulu baabwe, n'abaggya mu Misiri n'obuyinza bwe obungi. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya37 Era kubanga yayagala bajjajja bo, kyeyava alonda ezzadde lyabwe eriddawo, n'akuggya mu Misiri ye ng'abeera naawe olw'obuyinza bwe obungi; Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU37 Lwa kubeera nga yayagala bajjajjaabo, n'alonda ezzadde lyabwe eribaddirira. Yakuggya mu Misiri nga yeeyoleka yennyini era n'amaanyi ge ag'ekitalo, Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200337 Olw'okwagala bajjajjammwe, yabalondamu mmwe bazzukulu baabwe, era mu buyinza bwe obungi, Ye yennyini n'abaggya mu Misiri. Sien die hoofstukLuganda Bible 200337 Olw'okwagala bajjajjammwe, yabalondamu mmwe bazzukulu baabwe, era mu buyinza bwe obungi, Ye yennyini n'abaggya mu Misiri. Sien die hoofstuk |