Et 4:3 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 Mwerabirako n’amaaso gammwe gennyini ebyo byonna Mukama bye yakola e Baali Peoli. Abo bonna mu mmwe abaagoberera, era ne basinza Baali e Peoli, Mukama Katonda wo yabazikiriza; Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 Mmwe bennyini mwalaba Mukama Katonda kye yakola e Pyoli, bwe yazikiriza abantu abo abaali mu mmwe abaasinza Baali ow'e Pyoli. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 Amaaso gammwe galabye Mukama kye yakola olwa Baalipyoli: kubanga abantu bonna abaagoberera Baalipyoli, Mukama Katonda wo yabazikiriza wakati mu mmwe. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU3 Mwalaba n'amaaso gammwe byonna Omukama bye yakola e Baali-Pewori; nga bwe yazikiriza mu mmwe bonna abaagobereranga Baali ow'e Pewori. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20033 Mmwe mwennyini mwalaba Mukama Katonda wammwe bye yakolera e Pewori, ebikwata ku Baali. Yazikiriza bonna mu mmwe abaasinzizaayo Baali. Sien die hoofstukLuganda Bible 20033 Mmwe mwennyini mwalaba Mukama Katonda wammwe bye yakolera e Pewori, ebikwata ku Baali. Yazikiriza bonna mu mmwe abaasinzizaayo Baali. Sien die hoofstuk |