Et 4:29 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya29 Naye ng’oli eyo, bw’onoonoonyanga Mukama Katonda wo, onoomulabanga, singa onoomunoonyanga n’omutima gwo gwonna awamu n’omwoyo gwo gwonna. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI29 Naye nga muli eyo bwe munaanoonyanga Mukama Katonda wammwe, n'omutima gwammwe gwonna, n'obulamu bwammwe bwonna munaamulabanga. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya29 Naye nga muyima eyo bwe munaanoonyanga Mukama Katonda wo, onoomulabanga bw'onoomunoonyanga n'omutima gwo gwonna n'obulamu bwo bwonna. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU29 “Naye nga muli eyo bw'olinoonya Omukama Katonda wo, ogenda kumuggukako; naye ng'omunoonyezza n'omutima gwo gwonna, n'omwoyo gwo gwonna. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200329 Naye nga muli eyo, munaanoonyanga Mukama Katonda wammwe. Era bwe munaamunoonyanga n'omutima gwammwe gwonna, n'omwoyo gwammwe gwonna, munaamuzuulanga. Sien die hoofstukLuganda Bible 200329 Naye nga muli eyo, munaanoonyanga Mukama Katonda wammwe. Era bwe munaamunoonyanga n'omutima gwammwe gwonna, n'omwoyo gwammwe gwonna, munaamuzuulanga. Sien die hoofstuk |