Et 4:19 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya19 Era weekuumenga nnyo bw’onooyimusanga amaaso go okutunula waggulu ku ggulu, n’olaba enjuba, n’omwezi n’emmunyeenye, n’ebitiibwa byabyo, n’osendebwasendebwa n’obiweereza, era n’obivuunamira n’obisinza; songa ebyo byonna bye bintu Mukama Katonda wo bye yawa amawanga gonna agali wansi w’eggulu. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI19 “Toyimusanga amaaso mu ggulu n'olaba enjuba, omwezi n'emmunnyeenye eby'omuggulu, n'osendebwasendebwa okubisinza oba okubiweereza, kubanga Mukama Katonda wo ebyo yabiteerawo amawanga gonna agali ku nsi. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya19 era olemenga okuyimusa amaaso go mu ggulu, n'olaba enjuba n'omwezi n'emmunnyeenye, lye ggye lyonna ery'omu ggulu, n'osendebwasendebwa n'obisinza, n'obiweereza, Mukama Katonda wo bye yagabira amawanga gonna agali wansi w'eggulu lyonna. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU19 Bw'ositulanga amaaso eri eggulu n'olaba enjuba n'omwezi n'emmunyeenye, eggye lyonna ery'eggulu, tokemebwanga n'obivunnamira n'obisinza; ebyo byo Omukama Katonda wo yabirekera gali amawanga amalala gonna wansi w'eggulu. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200319 “Era mulemenga kukemebwa ne musinza era ne muweereza bye mulaba ku ggulu: enjuba, n'omwezi n'emmunyeenye. Ebyo byonna eby'oku ggulu, Mukama Katonda wammwe yabiteerawo abantu bonna abali ku nsi. Sien die hoofstukLuganda Bible 200319 “Era mulemenga kukemebwa ne musinza era ne muweereza bye mulaba ku ggulu: enjuba, n'omwezi n'emmunyeenye. Ebyo byonna eby'oku ggulu, Mukama Katonda wammwe yabiteerawo abantu bonna abali ku nsi. Sien die hoofstuk |