Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 4:11 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

11 Mwasembera ne muyimirira wansi w’olusozi, ne mulaba nga lwaka omuliro ogwatuukira ddala waggulu ku ggulu, nga gwetooloddwa ebire n’ekizikiza ekikutte.’

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

11 “Ne musembera ne muyimirira wansi w'olusozi; olwali lubikkiddwa ebire ebikwafu, eby'omukka omuddugavu, ne lwaka omuliro, ne gutumbiira mu bbanga.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

11 Ne musembera ne muyimirira wansi w'olusozi; olusozi ne lwaka n'omuliro okutuusa ku mutima gw'eggulu, n'ekizikiza, n'ekire, n'ekizikiza ekikutte.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

11 Mwasembera ne muyimirira wansi w'olusozi, olwabuubuukanga omuliro okutuuka ku ggulu, nga luliko ekire ekiddugavu n'enzikiza ekutte.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

11 “Mutegeezanga abaana bammwe nga bwe mwasembera ne muyimirira wansi w'olusozi olwali lubikkiddwa ebire ebikwafu, eby'omukka omuddugavu, ne lwaka omuliro, ne gutumbiira mu ggulu.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

11 “Mutegeezanga abaana bammwe nga bwe mwasembera ne muyimirira wansi w'olusozi olwali lubikkiddwa ebire ebikwafu, eby'omukka omuddugavu, ne lwaka omuliro, ne gutumbiira mu ggulu.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 4:11

Volg ons:

Advertensies


Advertensies