Et 3:3 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 Bw’atyo Mukama Katonda waffe n’agabula ne Ogi Kabaka w’e Basani mu mukono gwaffe awamu n’eggye lye lyonna. Ne tubatta bonna obutalekaawo muntu n’omu. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 “Awo Mukama Katonda waffe n'awaayo Ogi, Kabaka we Basani n'abantu be bonna mu mukono gwaffe, ne tubatta bonna ne watasigalawo n'omu. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 Awo Mukama Katonda waffe n'agabula mu mukono gwaffe ne Ogi kabaka w'e Basani n'abantu be bonna: ne tumutta okutuusa lwe watamusigalirawo n'omu. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU3 Omukama Katonda waffe n'atuwa mu mikono gyaffe ne Ogi kabaka w'e Basani n'eggye lye lyonna; ne tubakuba bonna obutalekaawo n'omu yawonawo. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20033 “Awo Mukama Katonda waffe n'atuwa ne Ogi, kabaka w'e Basani n'abantu be, bonna ne tubatta obutalekaawo n'omu. Sien die hoofstukLuganda Bible 20033 “Awo Mukama Katonda waffe n'atuwa ne Ogi, kabaka w'e Basani n'abantu be, bonna ne tubatta obutalekaawo n'omu. Sien die hoofstuk |