Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 3:24 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

24 “Ayi Mukama Katonda, otandise okundaga nze omuddu wo, omukono gwo ogw’amaanyi n’obukulu bwo obw’ekitiibwa. Kubanga katonda ki ali mu ggulu oba ali ku nsi asobola okukola ebyekyewuunyo bino byonna by’okola, n’emirimu egy’amaanyi bwe gityo gy’okola?

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

24 ‘Ayi Mukama Katonda, olaze omuddu wo obukulu bwo n'omukono gwo ogw'amaanyi; kubanga katonda ki omulala ali mu ggulu oba mu nsi ayinza okukola ng'emirimu gyo bwe giri era ng'ebikolwa byo eby'amaanyi bwe biri?

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

24 nti Ai Mukama Katonda, otanudde okulaga omuddu wo obukulu bwo n'omukono gwo ogw'amaanyi: kubanga katonda ki ali mu ggulu oba mu nsi ayinza okukola ng'emirimu gyo bwe giri era ng'ebikolwa byo eby'amaanyi bwe biri?

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

24 ‘Ayi Mukama Omuyinza, otandise okwoleka omuweereza wo obukulu bwo n'omukono gwo ogw'amaanyi; kubanga lubaale ki mu ggulu ne mu nsi asobola okukola by'okola, n'okwegeranya ku by'amaanyi by'okola?

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

24 ‘Ayi Mukama Katonda nze omuweereza wo ondazeeko ntandikwa butandikwa ey'ebikulu era eby'amaanyi by'ogenda okukola. Teri Katonda mulala mu ggulu ne mu nsi ayinza okukola eby'amaanyi by'okoze.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

24 ‘Ayi Mukama Katonda nze omuweereza wo ondazeeko ntandikwa butandikwa ey'ebikulu era eby'amaanyi by'ogenda okukola. Teri Katonda mulala mu ggulu ne mu nsi ayinza okukola eby'amaanyi by'okoze.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 3:24

Volg ons:

Advertensies


Advertensies