Et 3:2 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Naye Mukama n’aŋŋamba nti, “Tomutya, kubanga oyo mmugabudde mu mukono gwo ye n’eggye lye lyonna n’ensi ye. Kale, mukole nga bwe wakola Sikoni Kabaka w’Abamoli abaabeeranga mu Kesuboni.” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 Mukama n'aŋŋamba nti, ‘Tomutya, kubanga muwaddeyo gy'oli, ye n'abantu be, wamu n'ensi ye mu mukono gwo; era olimukola nga bwe wakola Sikoni kabaka w'Abamoli, abaatuulanga mu Kesuboni.’ ” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 Mukama n'aŋŋamba nti Tomutya: kubanga mmugabudde ye n'abantu be bonna n'ensi ye mu mukono gwo; era olimukola nga bwe wakola Sikoni kabaka w'Abamoli abaatuulanga mu Kesuboni. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU2 Omukama n'aŋŋamba nti: ‘Tomutya, kubanga mmuwaddeyo mu mikono gyo n'eggye lye lyonna n'ensi ye. Mukole nga bwe wakola Sikoni kabaka w'Abaamori, eyabeeranga mu Kesuboni.’ Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20032 Mukama n'aŋŋamba nti: ‘Tomutya, kubanga nja kumuwaayo ye, n'abantu be bonna, n'ensi ye mu mikono gyo, omukoleko kye wakola ku Sihoni kabaka w'Abaamori, eyabeeranga mu Hesubooni.’ Sien die hoofstukLuganda Bible 20032 Mukama n'aŋŋamba nti: ‘Tomutya, kubanga nja kumuwaayo ye, n'abantu be bonna, n'ensi ye mu mikono gyo, omukoleko kye wakola ku Sihoni kabaka w'Abaamori, eyabeeranga mu Hesubooni.’ Sien die hoofstuk |