Et 3:19 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya19 Kyokka, bakazi bammwe, n’abaana bammwe balisigala mu bibuga bye nabawa awamu n’ente zammwe ze mulina, ze mmanyi nga bwe ziri ennyingi, Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI19 Naye bakazi bammwe n'abaana bammwe abato n'ebisibo byammwe, mmanyi nga mulina ebisibo bingi, binaabeeranga mu bibuga byammwe bye nnabawa. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya19 Naye bakazi bammwe n'abaana bammwe abato n'ebisibo byammwe (mmanyi nga mulina ebisibo bingi) binaabeeranga mu bibuga byammwe bye nnabawa; Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU19 Bo bakazi bammwe, abaana n'ebisolo byammwe, anti mmanyi nti mulina amagana mangi, bijja kusigala mu bibuga bye nabawa, Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200319 Naye bakazi bammwe n'abaana bammwe abato, n'amagana gammwe (mmanyi nga mulina amagana mangi), bisigale mu bibuga byammwe, bye nabawa. Sien die hoofstukLuganda Bible 200319 Naye bakazi bammwe n'abaana bammwe abato, n'amagana gammwe (mmanyi nga mulina amagana mangi), bisigale mu bibuga byammwe, bye nabawa. Sien die hoofstuk |