Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 3:18 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

18 Mu kiseera ekyo, mmwe ab’ekika kya Lewubeeni, n’ekya Gaadi, n’ekitundu ky’ekika kya Manase, nabalagira nga mbagamba nti, “Mukama Katonda wammwe abawadde ekitundu ky’ensi kino okubeera obutaka bwammwe. Naye basajja bammwe bonna ab’amaanyi abazira nga beesibye ebyokulwanyisa, be balisooka baganda bammwe abaana ba Isirayiri okusomoka Yoludaani.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

18 “Ne mbalagira mu biro ebyo nga njogera nti, ‘Mukama Katonda wammwe abawadde ensi eno okugituulamu; naye abasajja bonna abazira, nga bakutte eby'okulwanyisa, banaasomoka ne baganda baabwe abaana ba Isiraeri.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

18 Ne mbalagira mu biro ebyo nga njogera nti Mukama Katonda wammwe abawadde ensi eno okugirya: munaasomoka nga mukutte ebyokulwanyisa mu maaso ga baganda bammwe abaana ba Isiraeri, abasajja bonna abazira.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

18 “Mu budde obwo nabalagira ne mbagamba nti: ‘Omukama Katonda wammwe abawadde ensi eno, mugitwale. Naye mwenna abasajja abeesobola nga mubagalidde ebyokulwanyisa, mukulemberemu baganda bammwe Abayisirayeli.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

18 “Ne mbalagira mu kiseera ekyo nti: ‘Mukama Katonda wammwe abawadde ensi eno okugyefuga. Kale abaserikale bammwe bonna, basomoke Yorudaani nga babagalidde ebyokulwanyisa, bakulemberemu baganda baabwe ab'Ebika bya Yisirayeli ebirala.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

18 “Ne mbalagira mu kiseera ekyo nti: ‘Mukama Katonda wammwe abawadde ensi eno okugyefuga. Kale abaserikale bammwe bonna, basomoke Yorudaani nga babagalidde ebyokulwanyisa, bakulemberemu baganda baabwe ab'Ebika bya Yisirayeli ebirala.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 3:18

Volg ons:

Advertensies


Advertensies