Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 3:13 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

13 Ekitundu kya Gireyaadi ekyasigalawo, n’obwakabaka bwa Ogi obwa Basani omugendera ne Alugabu, ne mbigabira ekitundu ky’ekika kya Manase. Ekitundu kya Alugabu kyonna mu Basani, wonna nga wayitibwa nsi ya Balefa.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

13 Ekitundu ky'ekika kya Manase ne nkiwa ekitundu kya Gireyaadi ekyasigalawo, ne Basani yonna, obwali obwakabaka bwa Ogi, y'ensi yonna eya Alugobu, eyali eyitibwa ensi ya Balefa.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

13 n'ekitundu kya Gireyaadi ekyasigalawo, ne Basani yonna, obwakabaka bwa Ogi, nabiwa ekitundu ky'ekika kya Manase; ensi yonna eya Alugobu, ye Basani yonna. (Eyo eyitibwa nsi ya Balefa.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

13 Ekitundu ekyasigalawo ekya Gileyaadi ne Basani yenna, obwakabaka bwa Ogi, nakiwa ekyokubiri ky'ekika kya Manasse. [Ensi yonna eya Arugobu ne Basani yenna byali bimanyiddwa nga nsi y'Abarefa.]

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

13 Ekitundu kya Gileyaadi ekyasigalawo, ne Basani yonna obwali obwakabaka bwa Ogi, kwe kugamba ekitundu kyonna ekya Arugobu, ne mbiwa ekitundu ekimu ekyokubiri eky'Ekika kya Manasse.” (Basani yonna yali eyitibwa nsi ya Bareefa.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

13 Ekitundu kya Gileyaadi ekyasigalawo, ne Basani yonna obwali obwakabaka bwa Ogi, kwe kugamba ekitundu kyonna ekya Arugobu, ne mbiwa ekitundu ekimu ekyokubiri eky'Ekika kya Manasse.” (Basani yonna yali eyitibwa nsi ya Bareefa.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 3:13

Volg ons:

Advertensies


Advertensies