Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 3:12 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

12 Bwe twamala okwetwalira ebitundu by’ensi ebyo bye twawangula mu kaseera ako, ne ngabira Abalewubeeni n’Abagaadi ekitundu ekyo ekiri ku bukiikakkono okuva ku Aloweri n’okugendera ku mukugiro gw’Ekiwonvu kya Alunoni, n’ekitundu ekyamakkati eky’ensi y’ensozi eya Gireyaadi, awamu n’ebibuga byamu.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

12 “Mu biro ebyo ensi eyo ne tugiwangula ne tugituulamu. Abalewubeeni n'Abagaadi ne mbawa ekitundu okuva ku Aloweri, ekiri ku mabbali g'ekiwonvu kya Alunoni, n'ekitundu ky'ensi ey'ensozi eya Gireyaadi, n'ebibuga byamu.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

12 N'ensi eyo ne tugirya mu biro ebyo: okuva ku Aloweri, ekiri ku mabbali g'ekiwonvu kya Alunoni, n'ekitundu ky'ensi ey'ensozi eya Gireyaadi, n'ebibuga byayo n'abiwa Abalewubeeni n'Abagaadi:

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

12 “N'eyo ensi ne tugitwala. Ebitundu ebyo ne mbiwa ab'ekika kya Rubeni n'ekya Gaadi okuva ku Aroweri, ekiri ku lubalama lw'Ekiwonvu Arunoni, n'ekitundu ky'ensozi za Gileyaadi n'ebibuga byamu.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

12 “Bwe twefuga ensi eyo mu biseera ebyo, ne mpa Abarewubeeni n'Abagaadi ekitundu ekitandikira ku Aroweri, ekiri ku mabbali g'Ekiwonvu Arunoni, n'ekitundu ky'ensi ey'ensozi ez'e Gileyaadi, n'ebibuga byamu.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

12 “Bwe twefuga ensi eyo mu biseera ebyo, ne mpa Abarewubeeni n'Abagaadi ekitundu ekitandikira ku Aroweri, ekiri ku mabbali g'Ekiwonvu Arunoni, n'ekitundu ky'ensi ey'ensozi ez'e Gileyaadi, n'ebibuga byamu.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 3:12

Volg ons:

Advertensies


Advertensies