Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 3:11 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

11 Ogi kabaka wa Basani ye yali asigaddewo ku Balefa. Ekitanda kye kyakolebwa mu kyuma, nga kiriko mita nnya obuwanvu, n’obugazi bwa mita emu n’obutundu munaana. Kikyaliyo mu Raba eky’Abamoni.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

11 “Ogi kabaka w'e Basani ye yekka eyali akyasigaddewo ku Balefa; n'essanduuko ey'amayinja mwe baamuziika obuwanvu bwayo bwali emikono mwenda n'obugazi emikono ena, ng'omukono gw'omuntu bwe guli.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

11 (Kubanga Ogi kabaka w'e Basani ye yasigalawo yekka ku abo abaasigalawo ku Balefa; laba, ekitanda kye kyali kya kyuma; tekiri mu Labba eky'abaana ba Amoni? obuwanvu bwakyo emikono mwenda, n'obugazi bwakyo emikono ena, ng'omukono gw'omuntu bwe guli.)

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

11 [Ogi kabaka w'e Basani yekka ye yali akyasigaddewo ku Barefa. Ekitanda kye eky'ekyuma kyalina emikono mwenda mu buwanvu ate ena mu bugazi. Kikyaliyo e Rabba mu Bammoni.]

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

11 “Ogi kabaka w'e Basani ye yekka eyali akyasigaddewo ku Bareefa. Ekitanda kye eky'ekyuma kyali kya mita nnya obuwanvu, ne mita kumpi bbiri obugazi, mu kipimo ekitongole abantu kye baapimisanga. Ekitanda ekyo kikyaliyo mu Rabba, ekibuga ky'Abammoni.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

11 “Ogi kabaka w'e Basani ye yekka eyali akyasigaddewo ku Bareefa. Ekitanda kye eky'ekyuma kyali kya mita nnya obuwanvu, ne mita kumpi bbiri obugazi, mu kipimo ekitongole abantu kye baapimisanga. Ekitanda ekyo kikyaliyo mu Rabba, ekibuga ky'Abammoni.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 3:11

Volg ons:

Advertensies


Advertensies