Et 3:1 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya1 Awo ne tukyuka ne twambukira mu kkubo eriraga e Basani. Ogi, Kabaka w’e Basani, n’afuluma n’eggye lye lyonna n’ajja okututabaala mu lutalo olwalwanirwa mu Ederei. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI1 “Ne tulyoka tukyuka ne twambukira mu kkubo erigenda e Basani. Ogi kabaka w'e Basani n'asitula okutulumba, ye n'abantu be bonna, okutulwanyisiza mu Ederei. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya1 Ne tulyoka tukyuka ne twambukira mu kkubo erigenda e Basani: Ogi kabaka w'e Basani n'asitula okutulumba, ye n'abantu be bonna, okulwanira Ederei. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU1 “Ne tukyuka, ne twambuka nga tukutte ekkubo eriraga mu Basani; Ogi kabaka w'e Basani n'avaayo n'eggye lye lyonna okutusisinkana mu lutalo e Edureyi. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20031 “Ebyo bwe byaggwa, ne tukyuka ne tukwata ekkubo erigenda e Basani. Ogi kabaka w'e Basani ne yeesowolayo n'abantu be bonna okutwolekera mu lutalo mu Edereyi. Sien die hoofstukLuganda Bible 20031 “Ebyo bwe byaggwa, ne tukyuka ne tukwata ekkubo erigenda e Basani. Ogi kabaka w'e Basani ne yeesowolayo n'abantu be bonna okutwolekera mu lutalo mu Edereyi. Sien die hoofstuk |