Et 2:34 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya34 Mu kaseera ako twawamba ebibuga bye byonna ne tubizikiriza n’abantu bonna, abasajja, n’abakazi, n’abaana abato, tetwalekerawo ddala. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI34 Ne tunyaga ebibuga bye byonna, ne tuzikiririza ddala buli kibuga omuli abantu, wamu n'abakazi n'abaana abato; obutalekaawo n'omu; Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya34 Ne tunyaga ebibuga bye byonna mu biro ebyo, ne tuzikiririza ddala buli kibuga omuli abantu, wamu n'abakazi n'abaana abato; tetwasigazaawo n'omu: Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU34 Mu budde obwo ebibuga bye byonna ne tubiwamba, ne tubizikiririza ddala byonna na buli muntu, abasajja, abakazi n'abato; tetwalekamu n'omu yawonawo, Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200334 Ne tunyaga ebyali ebibuga bye byonna mu budde obwo. Ne tuzikiriza abantu bonna abasajja n'abakazi, n'abaana abato, awatali kulekawo n'omu. Sien die hoofstukLuganda Bible 200334 Ne tunyaga ebyali ebibuga bye byonna mu budde obwo. Ne tuzikiriza abantu bonna abasajja n'abakazi, n'abaana abato, awatali kulekawo n'omu. Sien die hoofstuk |