Et 2:25 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya25 Okutandika n’olunaku lwa leero amawanga gonna ag’oku nsi nzija kugateekamu entiisa bakankane nga bawulidde ettutumu lyo babeere mu kutiitiira n’okunyolwa ku lulwo.” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI25 Okuva leero ntadde entiisa yo n'ekitiibwa kyo ku mawanga agali wansi w'eggulu lyonna. Banaawuliranga ettutumu lyo ne batekemuka era ne beeraliikirira.” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya25 Leero naasooka okuteeka entiisa yo n'ekitiibwa kyo ku mawanga agali wansi w'eggulu lyonna, abaliwulira ettutumu lyo ne bakankana ne balumwa ku bubwo. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU25 Olwa leero nzija kutandika okukuba encukwe mu mawanga gonna wansi w'eggulu, bakutye. Buli lwe banaakuwulirangako, nga bakankana, nga beenyoola olw'obulumi mu maaso go.’ Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200325 Okuva olwaleero, amawanga agali ku nsi yonna nja kugakuba entiisa, gabatye, buli abanaawulira ettutumu lyammwe, bakankane era beeraliikirire.’ Sien die hoofstukLuganda Bible 200325 Okuva olwaleero, amawanga agali ku nsi yonna nja kugakuba entiisa, gabatye, buli abanaawulira ettutumu lyammwe, bakankane era beeraliikirire.’ Sien die hoofstuk |